Psalms 85:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tootuzzeemu bulamu nate abantu bo ne bakusanyukiramu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tulage okwagala kwo okutaggwaawo Ayi Katonda, era otuwe obulokozi bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Otulage okusaasira kwo, Ayi Mukama, Otuwe obulokozi bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tulage ekisa kyo ayi Mukama, otulokole.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otulage okusaasira kwo, ai Mukama, Otuwe obulokozi bwo.