Psalms 86:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndikugulumiza, ayi Mukama, Katonda wange, n'omutima gwange gwonna, ndibbiramu erinnya lyo emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaakutenderezanga, Ayi Mukama Katonda wange, n’omutima gwange gwonna; erinnya lyo nnaaligulumizanga emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaakutenderezanga, Ayi Mukama Katonda wange, n'omutima gwange gwonna; Era naagulumizanga erinnya lyo emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama Katonda wange, nnaakutenderezanga n'omutima gwange gwonna, nnaakugulumizanga emirembe gyonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naakutenderezanga, ai Mukama Katonda wange, n'omutima gwange gwonna; Era naagulumizanga erinnya lyo emirembe gyonna.