Psalms 86:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, abeekuza bannumbye, n'ekibinja ky'abakambwe kinoonya omwoyo gwange, naawe tebakufa nako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda, ab’amalala bannumba, ekibinja ky’abantu abataliimu kusaasira bannoonya okunzita, be bantu abatakufiirako ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Katonda, ab'amalala bangolokokeddeko, N'ekibiina eky'abatemu banoonyezza emmeeme yange, So tebakutadde ggwe mu maaso gaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abeekulumbaza bansitukiddemu, ayi Mukama, ekibiina ky'abantu abatakuliiko kyagala kunzita.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Katonda, ab'amalala bangolokokeddeko, N'ekibiina eky'abatemu banoonyezza emmeeme yange, So tebakutadde ggwe mu maaso gaabwe.