Psalms 86:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kuuma omwoyo gwange kubanga ndi mutuufu; ayi Katonda wange, lokola omuweereza wo, obwesige bwe buli mu ggwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuume obulamu bwange, kubanga nkuweereza n’obwesigwa. Katonda wange, ondokole nze omuddu wo akwesiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuume emmeeme yange; kubanga nze ntya Katonda. Ayi ggwe Katonda wange, olokole omuddu wo akwesiga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kuuma obulamu bwange, ku ggwe kwe nnyweredde. Ayi ggwe Katonda wange, nze omuweereza wo akwesiga, ndokola!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuume emmeeme yange; kubanga nze ntya Katonda: Ai ggwe Katonda wange, olokole omuddu wo akwesiga.