Psalms 86:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ggwe, ayi Mukama, oli mulungi, era osaasira; ojjudde ekisa eri bonna abakukoowoola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala olina ekisa era osonyiwa, Ayi Mukama; n’abo bonna abakukoowoola obaagala nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ggwe, Mukama, oli mulungi, oyanguwa okusonyiwa, Era ojjula ekisa eri abo bonna abakukoowoola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, oli mulungi, osonyiwa, oli wa kisa kingi eri buli akukoowoola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ggwe, Mukama, oli mulungi, oyanguwa okusonyiwa, Era ojjula ekisa eri abo bonna abakukoowoola.