Psalms 86:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amawanga gonna ge wakola, galijja ne gakusinza ggwe, ayi Mukama, era galibbiramu erinnya lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama amawanga gonna ge watonda ganajjanga mu maaso go ne gakusinza; era ne bagulumiza erinnya lyo ery’ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amawanga gonna ge wakola galijja, galisinza mu maaso go, Ayi Mukama; Era galigulumiza erinnya lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amawanga gonna ge wakola galijja ne gakuvuunamira, era galikugulumiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amawanga gonna ge wakola galijja, galisinza mu maaso go, ai Mukama; Era galigulumiza erinnya lyo.