Psalms 87:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebikwogerwako bya kitiibwa, ayi kibuga kya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebintu eby’ekitiibwa bikwogerwako, ggwe ekibuga kya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eby'ekitiibwa bikwogerwako, Ggwe ekibuga kya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe ekibuga kya Katonda, oyogerwako ebyekitiibwa bino:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eby'ekitiibwa bikwogerwako, Ggwe ekibuga kya Katonda. (Seera)