Psalms 87:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bayimba nga bakooloobya nti: “Ensulo zange zonna ziri mu ggwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Banaakubanga ebivuga nga bwe bayimba nti, “Ensulo zange zonna ziri mu ggwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayimba era n'abo abazina, balyogera nti, “Ensulo zange zonna ziri mu ggwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayimbi n'abazinyi bagamba nti: “Emikisa gyaffe gisibuka mu ggwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayimba era n'abo abazina (balyogera nti) Ensulo zange zonna ziri mu ggwe.