Psalms 88:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu ntaana waliwo alinyumizaayo ekisa kyo, n'obwesigwa bwo mu bazikirira?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyamagero byo binaamanyibwanga mu kifo ekyo eky’ekizikiza? Oba ebikolwa byo eby’obutuukirivu bwo bye binaamanyibwanga mu nsi eyamala edda okwerabirwa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eby'amagero byo birimanyirwa mu kizikiza? N'obutuukirivu bwo mu nsi ey'okwerabira?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyamagero byo birimanyirwa mu kizikiza, n'obulungi bwo mu nsi y'abeerabirwa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eby'amagero byo birimanyirwa mu kizikiza? N'obutuukirivu bwo mu nsi ey'okwerabira?