Psalms 88:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyamagero byo bimanyibwa bali mu nzikiza? N'obutuukirivu bwo mu nsi y'abeerabiddwa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nze, Ayi Mukama, naakabiriranga ggwe okunnyamba; buli nkya okusaba kwange kunaatuukanga gy’oli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe, Ayi Mukama, gwe nkaabira, Era buli nkya okusaba kwange kunaatuukanga mu maaso go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, nkukoowoola, era buli olukya nkusaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe, ai Mukama, gwe nkaabira, Era buli nkya okusaba kwange kunaatuukanga mu maaso go.