Psalms 88:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze, ayi Mukama, nkuwanjagira; ku makya essaala yange ejja gy'oli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, onsuulidde ki? Onkwekedde ki amaaso go?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama, kiki ekikusuuza emmeeme yange? Kiki ekikunkwesa amaaso go?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki Mukama onsuulirira? Lwaki kaakano onneekweka?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama, kiki ekikusuuza emmeeme yange? Kiki ekikunkwesa amaaso go?