Psalms 88:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olunaku lwonna byanneetooloola ng'amazzi, nzenna ne bimmira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ommazeeko ab’emikwano n’abo abanjagala ennyo; nsigazza nzikiza yokka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abanjagala ne mikwano gyange obaatadde wala nange, N'abo be mmanyi mu kizikiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abammanyi n'abanjagala onjawukanyizza nabo. Gye ndi nayo yokka ye nzikiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abanjagala ne mikwano gyange obaawukanyizza wala nange, N'abo be mmanyi mu kizikiza.