Psalms 88:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, Katonda w'obulokofu bwange, emisana n'ekiro ndaajana mu maaso go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kkiriza okusaba kwange kutuuke gy’oli; otege okutu kwo nga nkukoowoola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okusaba kwange kuyingire w'oli; Otege okutu kwo eri okukaaba kwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wulira kye nsaba, wulira bwe nkaaba!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okusaba kwange kuyingire w'oli; Otege okutu kwo eri okukaaba kwange: