Psalms 88:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Essaala yange etuuke gy'oli; omulanga gwange gutegere okutu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga emmeeme yange ejjudde ebizibu, era nsemberedde okufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga emmeeme yange ejjudde ennaku, N'obulamu bwange busemberera emagombe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obuyinike nnina bungi, era nsemberedde emagombe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga emmeeme yange ejjudde ennaku, N'obulamu bwange busemberera e magombe.