Psalms 88:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekiriri kyange kiri mu bafu; ndi ng'abattiddwa, abeebase mu ntaana, b'otokyajjukira n'akatono, abasalise ku mukono gwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ontadde mu kinnya ekisinga obuwanvu, era eky’ekizikiza ekikutte ennyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ontadde mu bunnya obuli wansi ennyo, Mu bifo eby'enzikiza, mu buziba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ontadde mu bunnya obusse ennyo, mu bifo eby'ekizikiza, eby'ebuziba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ontadde mu bunnya obuli wansi ennyo, Mu bifo eby'enzikiza, mu buziba.