Psalms 88:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ontadde mu bunnya obuwanvu, mu nzikiza, ekkuzimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obusungu bwo bumbuubuukiddeko nnyo, ng’ennyanja esiikuuse n’amayengo gaayo ne gankuba okusukkirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obusungu bwo bunyigiriza nnyo, Era ombonyaabonyezza n'amayengo go gonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obusungu bwo bunnyigiriza nnyo, amayengo gaabwo gambonyaabonya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obusungu bwo bunyigiriza nnyo, Era ombonyabonyezza n'amayengo go gonna. (Seera)