Psalms 88:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obusungu bwo bunzitooweredde, ombutikidde n'amayengo go gonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’emikwano abasingira ddala okunjagala obammazeeko, n’onfuula ekyenyinyalwa gye bali. Nsibiddwa, so sisobola kwesumattula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onjawukanyirizza wala n'abo be mmanyi; Onfudde ekitama eri abo, Nsibiddwa, so siyinza kuvaamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onjawukanyizza n'ab'emikwano, onfudde kyenyinyalwa gye bali. Nsibiddwa mwe siyinza kuva.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onjawukanyirizza wala n'abo be mmanyi; Onfudde ekitama eri abo: Nsibiddwa, so siyinza kuvaamu.