Psalms 88:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bannange bonna obanzigyeko, onfudde ekyenyinyalwa gye bali; nzigaliddwa, sisobola kufuluma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso gange gayimbadde olw’ennaku. Nkukoowoola buli lunaku, Ayi Mukama, ne ngolola emikono gyange gy’oli nga nkwegayirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eriiso lyange likulukuse olw'okunakuwala, Nkukaabira buli lunaku, Ayi Mukama, Ntega engalo zange eri ggwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaaso gankambira olw'okunakuwala. Buli lunaku nkowoola ggwe, ayi Mukama, ne nkugololera emikono.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eriiso lyange likulukuse olw'okunakuwala: Nkukaabira buli lunaku, ai Mukama, Ntega engalo zange eri ggwe.