Psalms 89:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ofuga ennyanja esuukidde; okkakkanya amayengo gaayo nga gatumbidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lakabu wamubetentera ddala; abalabe bo n’obasaasaanya n’omukono gwo ogw’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wabetentera ddala Lakabu; Wasaasaanya abalabe bo n'omukono ogw'amaanyi go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekikulejje Rahabu wakibetenta n'okitta. Abalabe bo wabasaasaanya n'obuyinza bwo obw'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wamenyaamenya Lakabu ng'omuntu attibwa; Wasaasaanya abalabe bo n'omukono ogw'amaanyi go.