Psalms 89:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Walinnyirira Rakabu okwenkana abattiddwa; abalabe bo n'obabunya emiwabo n'omukono gwo ogw'amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eggulu liryo, n’ensi yiyo; ensi yonna gwe wagitonda ne byonna ebigirimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eggulu liryo, era n'ensi yiyo, Ebintu byonna n'okujjula kwabyo wabiteekawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eggulu liryo, n'ensi yiyo, n'ebibirimu ggwe wabikola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eggulu liryo, era n'ensi yiyo: Ebintu byonna n'okujjula kwabyo wabiteekawo.