Psalms 89:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eggulu liryo n'ensi yiyo; wassaawo enkulungo y'ensi na byonna ebigijjuzizza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Watonda obukiikakkono n’obukiikaddyo; ensozi Taboli ne Kerumooni zitendereza erinnya lyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obukiikakkono n'obwa ddyo gwe wa butonda, Taboli ne Kerumooni zitendereza erinnya lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Watonda obukiikakkono n'obukiikaddyo. Ensozi Tabori ne Herumooni zikuyimbira nga zisanyuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obukiika obwa kkono n'obwa ddyo wabutonda: Taboli ne Kerumooni zisanyukira erinnya lyo.