Psalms 89:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Watonda amambuka n'amaserengeta; Tabori ne Kerumoni zisanyukira mu linnya lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oli wa buyinza bungi nnyo; omukono gwo gwa maanyi, omukono gwo ogwa ddyo gunaagulumizibwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olina omukono ogw'amaanyi. Engalo zo za maanyi, n'omukono gwo ogwa ddyo gugulumizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oli wa buyinza nnyo ggwe, oli nnantawangulwa ow'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olina omukono ogw'amaanyi: Engalo zo za maanyi, n'omukono gwo ogwa ddyo gugulumizibwa.