Psalms 89:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beesiimye abantu abamanyi okujaguza, abo abatambulira, ayi Mukama, mu kitangaala ky'amaaso go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Banaasanyukiranga mu linnya lyo okuzibya obudde, n’obutuukirivu bwo banaabugulumizanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Basanyukira erinnya lyo okuzibya obudde; Era bagulumizibwa mu butuukirivu bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olunaku lwonna ne basanyuka ku lulwo, ne batendereza obulungi bwo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Basanyukira erinnya lyo okuzibya obudde; Era bagulumizibwa mu butuukirivu bwo.