Psalms 89:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Basanyukira mu linnya lyo olunaku lwonna; bagulumiza obutuukirivu bwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga gw’obawa amaanyi ne bafuna ekitiibwa. Olw’okwagala kwo otutuusa ku buwanguzi olw’ekisa kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ggwe oli kitiibwa ky'amaanyi gaabwe; N'olw'ekisa kyo ejjembe lyaffe linaagulumizibwanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga obawa ekitiibwa era n'amaanyi. Olw'ekisa kyo otuwa ffe obuwanguzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ggwe oli kitiibwa ky’amaanyi gaabwe: N'olw'ekisa kyo ejjembe lyaffe linaagulumizibwanga.