Psalms 89:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ggwe ttendo ly'amaanyi gaabwe, olw'okubeera ekisa kyo amaanyi gaffe galiyitimuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala, Mukama ye ngabo yaffe, Omutukuvu wa Isirayiri kabaka waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama ye nannyini ngabo yaffe; Era Omutukuvu wa Isiraeri ye nannyini kabaka waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ggwe walonda atutaasa, ggwe Omutuukirivu wa Yisirayeli, ggwe watuwa kabaka waffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama ye nannyini ngabo yaffe; Era Omutukuvu wa Isiraeri ye nannyini kabaka waffe.