Psalms 89:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wayogera olwo ng'olabise, eri Omutuufu wo n'ogamba nti: “Omuzira mmugemulidde amaanyi, ngulumizza omuvubuka gwe nnonze mu bantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nalaba Dawudi, omuweereza wange; ne mufukako amafuta gange amatukuvu okuba kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndabye Dawudi omuddu wange; Mmufuseeko amafuta gange amatukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuweereza wange Dawudi mmuwadde obwakabaka, nga mmufukako omuzigo omutukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndabye Dawudi omuddu wange; Mmufuseeko amafuta gange amatukuvu: