Psalms 89:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzudde Dawudi omuweereza wange; mmusiize omuzigo gwange omutukuvu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaamukulemberanga, n’omukono gwange gunaamunywezanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Engalo zange zinaanywezebwanga gy'ali; N'omukono gwange gunaamuwanga amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaanyi gange ganaabanga naye, obuyinza bwange bunaamuwanga amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Engalo zange zinaanywezebwanga gy'ali; N'omukono gwange gunaamuwanga amaanyi.