Psalms 89:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwesigwa bwange n'ekisa birimubeerako, era mu linnya lyange obuyinza bwe buliyitimuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alifuga okuva ku migga okutuuka ku nnyanja ennene.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nnaateekanga omukono gwe ku nnyanja, N'omukono gwe ogwa ddyo ku migga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obwakabaka bwe ndibugaziya okuva ku nnyanja Eyaawakati, okutuuka ku Mugga Ewufuraate.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naateekanga omukono gwe ku nnyanja, N'omukono gwe ogwa ddyo ku migga.