Psalms 89:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yennyini alimpita nti: ‘Ggwe Kitange, Katonda wange, Olwazi lwange, Omununuzi wange.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndimufuula omwana wange omubereberye, era kabaka asinga okugulumizibwa mu bakabaka bonna ab’ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndimufuula omubereberye wange, Asinga bakabaka ab'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndimufuula asooka mu bonna, asinga bakabaka bonna ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndimufuula omubereberye wange, Asinga bakabaka ab'ensi.