Psalms 89:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era nange nzija kumufuula muggulanda, ow'ekitiibwa okukira bakabaka bonna ab'ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okwagala kwange kunaabeeranga naye ennaku zonna; n’endagaano gye nkoze naye teeremenga kutuukirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naamuterekeranga okusaasira kwange emirembe n'emirembe, N'endagaano yange eneenyweranga gy'ali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaabeeranga wa kisa gy'ali bulijjo, ndinyweza endagaano yange naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naamuterekeranga okusaasira kwange emirembe n'emirembe, N'endagaano yange eneenyweranga gy'ali.