Psalms 89:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emirembe gyonna ndimukuumira ekisa kyange, n'endagaano yange naye teribaako gy'edda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ezzadde lye teririggwaawo emirembe gyonna, n’obwakabaka bunaavanga mu kika kye ennaku zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naawangaazanga ezzadde lye emirembe gyonna, N'entebe ye ng'ennaku ez'eggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ezzadde lye ndiriwangaaza ennaku zonna, mu bazzukulu be temulibula kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naawangaazanga ezzadde lye emirembe gyonna, N'entebe ye ng'ennaku ez'eggulu.