Psalms 89:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ekisa kyo kyateekebwawo emirembe n'emirembe; obwesigwa bwo wabunyweza ng'eggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nakola endagaano n’omulonde wange; nalayirira omuweereza wange Dawudi nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wagamba nti, “nkoze endagaano n'omulonde wange,” Ndayiridde Dawudi omuddu wange;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wagamba nti: “Nkoze endagaano ne gwe nnonze. Omuweereza wange Dawudi mmusuubizza nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndagaanye endagaano n'abalonde bange, Ndayiridde Dawudi amuddu wange;