Psalms 89:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ezzadde lye ndirinywezaawo emirembe gyonna, ne nnamulondo ye ndigiwangaaza ng'eggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana be bwe banaanyoomanga amateeka gange, ne batagoberera biragiro byange;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana be bwe banaalekanga amateeka gange, Ne batatambuliranga mu misango gyange;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bazzukulu be bwe balijeemera amateeka gange, ne bava ku bye mbalagira okukola,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana be bwe banaalekanga amateeka gange, Ne batatambuliranga mu misango gyange;