Psalms 89:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omusango gwabwe ndigubonereza n'omuggo, n'ekyonoono kyabwe n'obuswanyu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ssirirekayo kumwagala, wadde okumenyawo obwesigwa bwange gy’ali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye siimuggirengako ddala kusaasira kwange, So siiganyenga bwesigwa bwange okuweebuuka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula ndisigala nkyamukwatirwa ekisa, ndisigala ndi mwesigwa gy'ali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye siimuggirengako ddala kusaasira kwange, So siiganyenga bwesigwa bwange okuweebuuka.