Psalms 89:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka ekisa kyange sirikimuggyako, era siriba mulimba mu bwesigwa bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sigenda kulemwa kutuukiriza ndagaano yange, wadde okukyusa ku ebyo akamwa kange bye koogedde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Siimenyenga ndagaano yange, Sijjululenga kigambo ekyava mu mimwa gyange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sirimenya ndagaano yange naye, sirijjulula ku bye mmusuubizza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Siimenyenga ndagaano yange, Sijjululenga kigambo ekyava mu mimwa gyange.