Psalms 89:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sirityoboola ndagaano yange, yadde okujjulula emimwa gyange kye gyayogera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nalayira omulundi gumu, ng’obutuukirivu bwange bwe buli, nti, “Dawudi sigenda kumulimba.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omulundi gumu nalayira obutuukirivu bwange; Siimulimbenga Dawudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nneerayirira namala: Dawudi sirimulimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omulundi gumu nalayira obutuukirivu bwange; Siimulimbenga Dawudi.