Psalms 89:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eriba nnywevu ng'omwezi emirembe gyonna, omujulirwa ku ggulu atagooka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kaakano, gwe wafukako amafuta omusudde, omukyaye era omunyiigidde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye wasuula n'ogoba N'osunguwalira oyo gwe wafukako amafuta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ogobye era osudde omusiige wo, kaakano omusunguwalidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye wasuula n'ogoba N'osunguwalira oyo gwe wafukako amafuta.