Psalms 89:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wagamba nti: “Nkubye endagaano ne gwe neerondedde, ndayiridde Dawudi omuweereza wange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ezadde lyo nnaalinywezanga ennaku zonna, era entebe yo ey’obwakabaka nnaaginywezanga emirembe gyonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ezzadde lyo naalinywezanga ennaku zonna, N'entebe yo nnaagizimbiranga ddala emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
‘Ezzadde lyo ndirikuuma ennaku zonna, n'entebe yo ey'obwakabaka ndiginyweza emirembe gyonna.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ezzedde lyo nnaalinywezanga ennaku zonna, N'entebe yo naagizimbiranga ddala emirembe gyonna. (Seera)