Psalms 89:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Endagaano n'omuweereza wo ogyabulidde, n'engule ye ogijaajaamizza mu nfuufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wamenyaamenya bbugwe we yenna, n’oggyawo n’ebigo bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wamenyaamenya enkomera ze zonna; Wayabya ebigo bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enkomera z'ekibuga kye ozimenye, ebigo bye obifudde matongo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wamenyaamenya enkomera ze zonna; Wayabya ebigo bye.