Psalms 89:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayise bonna olese ne bamunyaga; afuuse eky'okusekerera mu baliraanwa be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wayimusa omukono gw’abalabe be ogwa ddyo, n’osanyusa abalabe be bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ogulumizizza omukono ogwa ddyo ogw'abalabe be; Osanyusizza abamukyaye bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalabe be obawadde okuwangula, abatamwagala ne basanyuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ogulumizizza omukono ogwa ddyo ogw'abalabe be; Osanyusizza abamukyaye bonna.