Psalms 89:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ddyo w'abalabe be omusukkulumizza, abalabe bonna obajjuzizza essanyu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wakyusa ekitala kye n’otomuyamba mu lutalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weewaawo, okyamizza obwogi bw'ekitala kye, So tomuyimirizizza mu lutalo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyokulwanyisa bye obifudde bitagasa, mu lutalo omulese teyeeyinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, okyamizza obwogi bw'ekitala kye, So tomuyimirizizza mu lutalo.