Psalms 89:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwogi bw'ekitala kye wabutunuza mabega; mu kulwana tewamuwanirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekitiibwa kye wakikomya; entebe ye ey’obwakabaka n’ogisuula wansi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omazeewo okumasamasa kwe, N'osuulira ddala entebe ye wansi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddamula ogumuggyeeko, osudde wansi entebe ye kw'afugira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omazeewo okumasamasa kwe, N'osuulira ddala entebe ye wansi.