Psalms 89:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kunyweza ezzadde lyo emirembe gyonna; nnamulondo yo nzija kugizimba mu mazadde n'amazadde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eggulu linaatenderezanga ebyamagero byo n’obwesigwa bwo, Ayi Mukama, mu kibiina ky’abatukuvu bo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'eggulu linaatenderezanga eby'amagero byo, Ayi Mukama; Era n'obwesigwa bwo mu kkuŋŋaaniro ery'abatukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ggulu abatukuvu gye bakuŋŋaanidde banaatenderezanga ebyamagero byo, n'obwesigwa bwo, ayi Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'eggulu linaatenderezanga eby'amagero byo, ai Mukama; Era n'obwesigwa bwo mu kkuŋŋaaniro ery'abatukuvu.