Psalms 89:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, eggulu lirigulumiza ebyamagero byo n'obwesigwa bwo, mu lukuŋŋaana lw'abatuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale, mu ggulu waggulu, ani ageraageranyizika ne Mukama? Ani afaanana nga Mukama, mu abo ababeera mu ggulu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ani mu ggulu gwe bayinza okugeraageranya ne Mukama? Ani ku baana b'abakulu ali nga Mukama,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ggulu teri n'omu akwenkana ggwe, ayi Mukama. Ani mu b'omu ggulu ali nga ggwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ani mu ggulu gwe bayinza okugeraageranya ne Mukama? Ani ku baana b'abakulu ali nga Mukama.