Psalms 89:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale, mu bire ani eyenkana Omukama? Ani mu baana ba Katonda afaanana Omukama?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda atiibwa nnyo mu lukiiko olw’abatukuvu; era wa ntiisa okusinga bonna abamwetooloola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ye Katonda atiibwa ennyo mu lukiiko olw'abatukuvu, Agwana okutiibwa okusinga bonna abamwetooloola?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Otiibwa mu lukiiko lw'abatukuvu, otiibwa nnyo mu bakwetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ye Katonda atiibwa ennyo mu lukiiko olw'abatukuvu, Agwaana okutiibwa okusinga bonna abamwetooloola?