Psalms 89:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama Katonda w'Amagye, ani ali nga ggwe? Oli wa buyinza, ayi Mukama, n'obwesigwa bwo bukwetoolodde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe ofuga amalala g’ennyanja; amayengo gaayo bwe geekuluumulula ogakkakkanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe ofuga amalala g'ennyanja: Amayengo gaayo bwe gagolokoka, ogateesa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe ofuga obusungu bw'ennyanja, okkakkanya amayengo agatumbiira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe ofuga amalala g'ennyanja: Amayengo gaayo bwe gagolokoka, ogateesa.