Psalms 9:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo nnangirire amatendo go gonna mu miryango gy'omuwala wa Siyoni, njaganyize mu bulokozi bwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu mu mawanga bagudde mu binnya bye baasima; era n’emitego gyabwe gimasuse ne gibakwasa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amawanga gagudde mu bunnya bwe gaasima, Bakwatiddwa mu mutego gwe baatega.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ab'ensi bagudde mu bunnya bwe baasima, bakwatiddwa mu mutego gwe baatega.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amawanga gagudde mu bunnya bwe baasima: Mu kyambika kye baatega ekigere kyabwe mwelukwatiddwa: