Psalms 9:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amawanga gaagwa mu buya bwe gaakola, ebigere byabwe bikwatidde mu kitimba kye baali bakwese.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama yeeraze nga bw’asala emisango egy’ensonga. Omubi akwatiddwa mu mutego gw’emikono gye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yeeragidde mu ngeri gy'asalamu emisango, Ababi bakwatiddwa mw'ebyo bo bennyini bye bakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yeeragidde mu ngeri gy'asalamu emisango, ababi bakwatiddwa mu ebyo, bo bennyini bye baakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama yeetegeezezza, atuukirizza omusango: Omubi akwatibwa mu mirimu gy'emikono gye. (Kiggayoni. Seera