Psalms 9:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yeeyolese n'alamula; ababi bagudde mu mitego gy'ebyo bennyini bye baakola. Yiggayoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ababi balisuulibwa emagombe; ebyo bye bituuka ku mawanga gonna ageerabira Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababi baakugenda emagombe. Wamu n'amawanga gonna ageerabira Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi n'abo bonna abeerabira Katonda, ba kugenda emagombe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ababi balidda mu magombe. Ge mawanga gonna ageerabira Katonda.