Psalms 9:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye omwavu tagenda kwerabirwa bulijjo, essuubi ly'abanaku teririzikirira emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogolokoke, Ayi Mukama, tokkiriza muntu kuwangula; leka amawanga gasalirwe omusango mu maaso go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yimuka, ayi Mukama, Abantu bo balemenga okukunyooma. Amawanga gasalirwe omusango mu maaso go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Jjangu ayi Mukama, tokkiriza bantu kukunyooma. Abantu ab'ensi baleetebwe mu maaso go basalirwe omusango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Golokoka, ai Mukama; abantu balemenga okuwangula: Amawanga gasalirwe omusango mu maaso go.